Sharon, nnina emyaka 23, sizaalangako. Nnoonya omwami anandaga ewaabwe nange ne mmulaga ewaffe nga mukulu mu birowoozo. Njagala ng’anakkiriza okugenda ku musaayi, ng’atya Katonda sifaayo ku ddiini. Njagala wa myaka 25 okutuuka ku 51. Kuba 0702383354.
Nze Merisa nga ndi Kitebi, nninayo omwana omu. Nnoonya omusajja omuwanvu wakati w’emyaka 20 ne 30 nze nnina 20. Nkubira ku 0703977630.
Nze M.A nnina emyaka 38 n’omwana omu ndi ku ddagala, nnoonya omwami Omusiraamu eyeewa ekitiibwa, emyaka 42 okutuuka ku 50 ng’alina omukwano, kuba 0741387506
Nze Annah nnina emyaka 30 mbeera mu Kampala, njagala omusajja ali ku ddagala lya ARVs nga wa buvunaanyizibwa ate ng’alabika bulungi nga mwetegefu okundabirira; emyaka 40 okutuuka 60. Kuba 0703749271 oba 0784345587.
Nze Aidah 42 ndi ‘HIV Positive’, sizaalangako, nnoonya omusajja ng’alina akawuka ka mukenenya. Alina kuba ng’ali wakati w’emyaka 50 ne 65 nga yazimba era ng’alina ku ssente. Kuba 0764378263.
Nze Ruth ndi mu Kampala nnina omwana omu era nnina emyaka 34. Nneetaaga omwami omukkakkamu, atya Katonda te ng’akuze mu birowoozo, okuva ku myaka 40 okutuuka ku 50 anneetaaze kuba ku 0750007260 oba 0762407340.
Nze Daphne Natukunda nga nnina emyaka 28, mbeera Mbarara mu tawuni, nnoonya omusajja ali wakati w’emyaka 35-65. Kuba 0743031123
Nze Carol, nnina emyaka 35, nnoonya omubeezi ng’ali wakati w’emyaka 35-75. Kuba 0700450133. Nze Namakula, nga nnina emyaka 19. Nnoonya omusajja ali wakati w’emyaka 30 ne 60. Kuba 0741666536.
Nze Sharifah nga mbeera Kyengera, nnina emyaka 29 nga nkola, nnoonya omwami ali wakati w’emyaka 35 ne 60 eyeekozesa, ate nga wa buvunaanyizibwa, saagala anywa mwenge. Kuba 0755801074.
Nze Jalia, 49, mbeera Mukono ndi musomesa mutendeke. Nnina abaana babiri, njagala omwami Omusiraamu, emyaka 50 okutuuka ku 60 ng’ali ku ddagala era nga tayagala
bya kuzaala. Kuba 0773 705859.