Wadde Ssegawa naye ye 'Gavana' we Lwabenge kyokka bw'atuuka mu maaso g'abamusingako amayinja bw'abaako akaama akamusiiwa okukabagamba asooka kufunya ku mavvi.
Empisa ey'okuwa abakulu ekitiibwa yagiragidde mu maaso ga Minisita omubeezi ow'amazzi n'obutonde bw'ensi Aisha Ssekindi era omubaka we owa Kalungu mu Palamenti.
Baasisinkanidde mu lukiiko lw'abatuuze b'e Lwabenge gye baabadde bagonjoolera ensonga ezitali zimu.
4b7c8bc6 3a82 43b7 B003 43a2085f62aa