Omuyimbi Chameleone amenye bye yateeka mu kiraamo kye!

Mu kukungubagira omugenzi Mowzey Radio, yategeeza nga bw’atalitegeka kivvulu mu kisaawe Kololo. 

Omuyimbi Chameleone amenye bye yateeka mu kiraamo kye!
By Musasi Bukedde
Journalists @New Vision
#Kasalabecca #Kiraamo #Kumenya #Chameleon

OMUYIMBI Jose Chameleone, yeekyusizza ng’era, erinnya bw’eriri, n’amenya bye yateeka mu kiraamo kye. 

Mu kukungubagira omugenzi Mowzey Radio, yategeeza nga bw’atalitegeka kivvulu mu kisaawe Kololo. 

Yategeeza abakungubazi nga naye bwe balina okumutwalawo ng’afudde era ekifo k’akitereke, abakungubazi abaligendawo mu kaseera ako. 

Kyokka ate yeekyusizza, n’ategekerawo ekivvulu nga September 8 n’akakasa nti ddala nawolovu (Chameleone), akyusa langi. Ne Fik Fameica, alinayo ekivvulu nga Spetember 8.