Kasalabecca

Buchaman yeegasse ku Fangone eya Alien Skin

MARK Bugembe amanyiddwa nga Buchaman yeegasse ku Alien Skin.

Buchaman yeegasse ku Fangone eya Alien Skin
By: Musasi Bukedde, Journalists @New Vision

MARK Bugembe amanyiddwa nga Buchaman yeegasse ku Alien Skin.

 

Kyonna ky’abala, kikyalemye abagoberezi ba myuziki okutegeera naddala mu kayisanyo kano ak’ebyobufuzi.

 

Buchaman yaliko nfa nfe wa Bobi Wine (Robert Kyagulanyi Ssentamu) kati eyafuuka Pulezidenti w’ekibiina ky’ebyobufuzi ekya NUP.

 

Bwe baayawukana, Buchaman yeegatta ne ku NRM era mbu n’aweebwa n’ekifo.

 

Waliwo ebitambula nga Buchaman ne Alien Skin bwe bagenda okukola oluyimba bombi okunyweza enkolagana.

Tags:
Alien Skin
Fangone
Kwegatta
Buchaman
Fangone Forest