ABAVUBUKA ba NRM abeegatira mu kibiina ki Gen Z for Gen 7 balabudde ekibiina kya NUP okukozesa bendera y'eggwanga ng'ekyokulwanyisa ne batuuka n'ogiteeka mu by'obufuzi kyebagamba nti kikyamu nnyo.

Ab'ekisnde kya Gen Z for Gen Museveni
Akulira ekibiina kino kyarisiima Israel agamba nti abakozesa bendera mu by'obufuzi bakozesebwa bazungu abaagala okutabangula eggwanga olwo bbo bedizze amafuta ga Uganda

Ab'ekisinde kya Gen Z For Gen