Bp. Kazimba asabye gavumenti enoonyereze ku baawambibwa

31st March 2021

SSAABALABIRIZI w’ekkanisa ya Uganda, Dr. Stephen Kazimba Mugalu asabye Gavumenti efeeyo okunoonyereza ku bantu abaawambibwa mu biseera by’okulonda gye bali kikendeeze ku maziga agakabwa abantu baabwe.  

PREMIUM Bukedde

Bp. Kazimba asabye gavumenti enoonyereze ku baawambibwa
NewVision Reporter
@NewVision
#Steven Kazimba #Abakatoliki #Abakristaayo #Orthodox #Lutikko e Nakasero #Dr. Cyprian Kizito Lwanga #Metropolitan Yona Lwanga

Kazimba yasinzidde ku Lutikko e Nakasero bwe yabadde awa obubaka bwe obw’Amazuukira n’agamba nti kizzaamu amaanyi bwe wabaawo abatandise okuzuulibwa. 

Kazimba era yakyukidde abo abagufudde omuze okusobya 

This is a premium article please Subscribe