Ssabalabirizi, Dr. Samuel Steven Kazimba Mugalu, agasse eddoboozi ly'e eri abakulira ebitongole ebikuuma ddembe, okukwata n'okuvunaana omusirikale eyaduumira aba military, abaakuba bannamawulire n'abantu abalala abaali bawerekera Munna NUP, Robert Kyagulanyi Ssentamu.