PREMIUM Bukedde
Bw'abadde ayagaliza abakkiriza olunaku olulungi olw'okunyenye amatabi olugenda okubeerawo olunaku lwenkya 'Palm Sunday ' Kazimba akkaattiriza nti abantu basaanidde okubeera abeetoowaze ne balema okwemalamu ennyo olw'ebintu by'ensi ebiggwaawo.