Bannamukono baagala alipoota ku baalumbye Gen. Katumba Wamala
1st June 2021
ABATUUZE abawangalira ku kyalo Kikandwa mu tawuni kanso y'e Kasawo mu disitulikiti y'e Mukono ng’eno, Gen. Edward Katumba Wamala gy'azaalibwa baagala gavumenti eveeyo bunnambiro ne alipoota ku kulumbibwa okukoleddwa ku mwana waabwe.
PREMIUMBukedde
Bannamukono baagala alipoota ku baalumbye Gen. Katumba Wamala
NewVision Reporter
@NewVision
Bano mu kiseera kino abali mu kiyogombero, n’okutuusa kati bakyagaaniddwa okutuuka mu maka we bazaala Gen. Katumba Wamala nga mu kiseera kino ab'eggye lya UPDF be