Nandala Mafabi owa FDC amaze okutuuka ku kakiiko k'ebyokulonda okwewandiisa okuvuganya ku bwa Pulezidenti. Awerekeddwako ebikonge bya FDC bingi.