UPDF ekutte ababadde bazze okugulirira okuyingira eggye

Eggye lya UPDF liriko abantu bana be likutte nga babadde bazze n’enguzi okugulirira abajaasi ababadde ku mulimu gw’okusunsula abagenda okwegatta ku ggye mu Kampala. Bino bibadde ku kisaawe e Kololo

UPDF ekutte ababadde bazze okugulirira okuyingira eggye
By Musasi Bukedde
Journalists @New Vision
#Amawulire #UPDF #Musasi #Kukwata #Mawulire