Sauda Madada yoomu ku bantu abasunsuddwa ku kitebe ky'akakiiko k'ebyokulonda okuvuganya ku kifo kya Kansala wa Kampala ku lukiiko lwa KCCA.
Sauda Madada yammiddwa card okuva mu kibiina kya NUP era kwekusalawo okujja obwannamunigina
Mungeri yeemu ne Asimwe Robert okuva mu Nakawa II nga naye ayagala bwa Lord kansala.