Kkampuni eyapatanibwa okukola oluguudo lw'e Busaabala azzeemu okukola oluvanyuma lwa gavumenti okugisasula ssente zonna ezibadde zibanjibwa.
Omulimu ku luguudo gubadde gwayimirira ebbanga erikunuukkiriza.mu mwaka.omulamba .Gen.Katunba Wabula minisita w'ebyenguudo n'entambula mu kulambula.oluguudo luno ku Lwokusatu yagambye nti kati kontulakita takyalina ssente ze mabega zabanja. na'aligira omulimu bagwanguye.

Oluguudo olugenda okkolebwa
Wabula Gen.Katumba yalaze obutali bumativu olw'antu abanu mu kitundu oluvanyuma lw'okuwaayo ettaka okuyisaamu oluguudo era ne bakola n'obuwandiike wabula ne befiulira mu kiti ng'embazzi.
Mu kiseera kyekimu waliwo abantu naddala abaamenyerwa ekizimbe okuyusaamu ekkuno ne baliyirirwa wabula ne babimenyako bitundu mu.maaso wokka
Yalabudde nti mangu ddala bagenda kukola ekikwekweto okubimenyawo byonna.
Kontulakita yasabiddwa okutuusa kkolaasi ku nnyanja Nalubaale e Busaabala ng'akikola nga bwasiisi.