Mu kitoogo ky'e Walumwanyi e Namutamala mu muluka gw'ekikondo e Mpigi ababbi bateegerawo abantu ekiro ne bababba.
Okusinziira ku Dennis Kawalya, agamba nti okyamira Katende era basaba DPC e Mpigi n'ebyokwerinda abalala, okuyambako ku mbeera eno.