Abavubuka babiri balimbyelimbye omuvuzi wa boda boda okuva e Nansana ne bagimubbirako e Mpigi
Okusinziira ku Akimu Kigatto Munnaluweero, agamba nti Frank Walusimbi, baamupangisizza nga bamulimbye abatwereko empigi munda, nti bwe baatuseeyo ne bamwefulira ne bamunyagako pikipiki nnamba UMA 433GC ne babulawo nayo