MINISITA w'ebyamagana Lt Col Bright Rwamirama yategeezezza nga munteekateka ya Parish Development Modal bw'egenda okuyamba ennyo eby'obulimi n'obulunzi
Rwa 2(2)
Rwamirama okwogera bino yabadde ku ffamu ya Gavumenti esangibwa e Ruhengyere mu Disitulikiti ye Kiruhura ng'asiibula abasawo 32 ababangudwa mu kuwasisa ente munkola eyomulembe etetaagisa nnume.
Rwa 9(1)
Rwamirama yasabye abatendekeddwa okugenda okukyusa abalunzi okubasomesa ennunda empya kuba baweereddwa n'ebikozesebwa mu mulimo guno.