Bannamateeka e Masaka batadde wansi ebikola nga baagala be kikwatako okwongera ku muwendo gw’abalamuzi mu kkooti enkulu e Masaka.

Bagamba nti kino kivaako emisango okukandaalirira mu kkooti era baweze obutadda mu kkooti okutuusa ng’ensonga eno enogeddwa eddagala

Bannamateeka e Masaka batadde wansi ebikola nga baagala be kikwatako okwongera ku muwendo gw’abalamuzi mu kkooti enkulu e Masaka.
By Musasi Bukedde
Journalists @New Vision
#Amawulire #Kulimiriza #Kulumba #Masaka #Mateeka #Balamuzi #Bikola #Kuwoza #Misango