Amawulire

Min. Baryomunsi ajunguludde ebigambo bya Kyagulanyi byeyayogera e Geneva

 Min. Wa ICT and National Guidance ajunguludde ebigambo bya Robert Kyagulanyi  byeyayogedde mu lukung'aana e Geneva n'ategeeza nti Gv't eri munteekateeka ey'okumuddamu.

Min. Baryomunsi ajunguludde ebigambo bya Kyagulanyi byeyayogera e Geneva
By: Bukedde Omusunsuzi, Journalists @NewVision

 Bya Frank Ssentongo

Min. Wa ICT and National Guidance ajunguludde ebigambo bya Robert Kyagulanyi  byeyayogedde mu lukung'aana e Geneva n'ategeeza nti Gv't eri munteekateeka ey'okumuddamu.

“Abantu abasinga  Robert Kyagulanyi beyanyumiriza embeera ya Uganda tebalinnyanako mu Uganda; Ffe wano tulina emirembe era buli kimu kitambaula bulungi…” Baryomunsi.

Minisita anokoddeyo ekyokulabirako ekya eky’okuzingako amaka ga Kyagulannyi; Nakakasa nti Gavumenti omukulembeza yali abasibako matu gambuzi kubaliisa Ngo era nti tewali baali Bakuuma ddembe bali wa Kyagulannyi.

“Obuvunanyizibwa bwa Police Kwekusiba oyo yenna abeera azizza omisango era bonna abaakola effujjo omuli  NRM ne NUP basisibwa era ne basimbibwa mu mbuga za mateeka. Sso eky’abantu okubasiba Police yali ekola mulimu gwa yoa” Bary’o Munsi

Minista akakasiza nti akalulu k’okulonda omukulembeze w’eggwanga kaali kamazima era Pulezidenti Museveni yakawuuta buva era nti ba ambassada b’ensi za Europe baaliwo nga abajjuliri; Ono akasiza nti ekolagana wakati w Uganda ne EU nnugi

Tags: