Maama ali mu maziga bba yadduka awaka ng'amaze okwewolera ssente ku kyapa ky'ennyumba!

Sylvia Nantambi 48 , y'ali mu maziga oluvannyuma lwa bba okusingayo amaka gaabwe ne yeewolera mukwano gwe ssente obukadde 50 ezaamulema okusasula nga kati bbanka egatadde ku katale. Asabye aboobuyinza okumuyamba.

Maama ali mu maziga bba yadduka awaka ng'amaze okwewolera ssente ku kyapa ky'ennyumba!
By Musasi Bukedde
Journalists @New Vision
#Amawulire #Bbanka #Bukadde 70 #Magoba #Ssente #Gombe #Nansana