Bya Willy Semmanda
ABADDE Katikkiro wa Bungereza, Rishi Sunak yeetondedde Bannansi ba Bungereza oluvannyuma lw'ekibiina kye ekya Conservative Party okuwangulwa ekya Labour Party mu kalulu ka UK aka bonna akaakubiddwa eggulo n'alangirira nti oluva mu ntebe wa ku lekulira ne ku bwapulezidenti w'ekibiina kye.
Bino Sunak abyogendee mu ttuntu ly'Olwokutaano, bw'abadde afuluma ofiisi y'Obwakatikkiro n'okuzzaayo obukulu buno eri Kabaka wa Bungereza, King Charles III.