PREMIUM
Amawulire

Gen. Mugisha Muntu asuubizza okutereeza ebiremye Pulezidenti Museveni

Gen. Mugisha Muntu asuubizza okutereeza ebiremye Pulezidenti Museveni

Gen. mugisha Muntu
By: Kizito Musoke, Journalists @New Vision

Muntu agambye nti ebbanga Gen Museveni lye yeeyongera nga ye Pulezidenti n'eggwanga gye lijja okukoma okubbira mu bizibu.
Yagambye to yewunya Museveni onugamba nti eggwanga mirimu emirembe n'amutegeeza nti emirembe tekitegeeza butabeera na lutalo.
Kye bayita emirembe Kwe kubeera ng'ensi erimu obwenkanya ng'omuntu bwe bamutwalako ekintu kye asobola okufuna obwenkanya nga tatadeemu ssente oba okweyambisa amagye oba okukubira omunene yenna okumutaasa

Tags: