Abadde alundira enkoko mu lutobazzi afunye ku buweererero pulezidenti bw'amuwadde emyezi 6!!!

Kino kiddiridde aba NEMA okulagira Lawrence Nkalubo asengule enkokoze mu nnaku 21. Mu kusooka RDC w’e Ntebe Hakim Katongole agenzeeyo okwekenneenya ebikolebwa.

Abadde alundira enkoko mu lutobazzi afunye ku buweererero pulezidenti bw'amuwadde emyezi 6!!!
By Musasi Bukedde
Journalists @New Vision
#Nkoko #Kulunda #Bulunzi