Olunaku lw'abaagalana, omubaka Aloysius Mukasa owa Lubaga South asiibye agabira Bantu ba kitundu kye amazzi amayonjo.

Abvantu nga bava okwesenera ku mazzi ng'omubaka Aloyius Mukasa
Omubaka Mukasa agamba nti abalonzi be beebaagalwa be ku luno, era abaweerezza obubaka obubaagaliza olunaku olulungi nga bayonjo n'amazzi amayonjo.

Abantu nga basena amazzi agabaweereddwa omubaka Aloysius Mukasa
Omanyi amazzi gaakedde kuvaako mu bitundu bya Lubaga eby'enjawulo, eky'omubaka okubagabula amazzi abatuuze bakisiimye nebamusabira obuwanguzi bungi n'obuwangaazi

Abantu nga basena amazzi agabaweereddwa Aloysius Mukasa