Ssaabakunzi w'ekibiina kya NUP Habib Buwembo, ne banne abalala babiri okuli Ronald Katabala ne Josephine Nakakembo bakwatiddwa poliisi.
Omwogezi wa poliisi mu Kampala Recheal Kawala akakasizza okukwatibwa kw'abasatu bano kyokka nga talambuludde misango wadde ekifo gyebakuumirwa