Pulezidenti Museveni ayongedde okuttaanya by’akoledde ab’omu West Nile n'ategeeza nti kati beeyagala
Ng'afundikira okunoonya akalulu mu bitundu bya West Nile, Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni ayongedde okulambulula ensonga abantu mu bitundu bino ze balina okwesigamako okumwongera ekisanja.
Pulezidenti Museveni ayongedde okuttaanya by’akoledde ab’omu West Nile n'ategeeza nti kati beeyagala