saabalamuzi Alphonse Owiny Dollo ategeezezza nti kye kiseera abantu b’e Kitgum okusonyiwa aba West Nile olw’eyaliko Pulezidenti Idi Amin Dada okulagira okuttibwa kweyali ssaabalabirizi Janani Luwum. Abyogeredde mu Mucwini e Kitgum mu kujjukira nga bwegiweze emyaka 47 bukyanga ssaabalabirizi Luwum attibwa