Vidiyo

Agataliikonfuufu PULEZIDENTI MUSEVENI ALAGIDDE ABALAALO MU BUKIIKAKKONO

Pulezidenti Yoweri Museveni alagidde abalaalo abeesenza ku ttaka lya gavumenti naabo abaliisa ente zaabwe emmeye y’abantu nga tebatadde ffensi ku ttaka lyabwe okwamuka ebitundu eby’obukiikakkono ne West Nile. Bino Pulezidenti abyogeredde asisinkanye abakulembeze mu bukiikakkono okwogera ku nsonga y’abalaalo

Agataliikonfuufu PULEZIDENTI MUSEVENI ALAGIDDE ABALAALO MU BUKIIKAKKONO
By: Bukedde Omusunsuzi, Journalists @NewVision

Tags:
Agataliikonfuufu
Agabuutikidde
New Vision