Omutabani nnyina gwe yateresa ebyapa be amusanze yabikyusa n'abizza mu manya ge!!

Waliwo maama atabukidde mutabani we mu lukiiko nga’amulumiriza okwezza ebyapa bye bye yamuteresa. Bino bibadde mu lukiiko oluyitiddwa omumyuka wa RDC ‘w'e Bukomansimbi Joseph Lwanga okutaawuluza abenganda bano.

Omutabani nnyina gwe yateresa ebyapa be amusanze yabikyusa n'abizza mu manya ge!!
By Musasi Bukedde
Journalists @New Vision
#Musika #Byapa #Bwongo #Mukadde #Mmaali #Ffamire #Bugagga