Waliwo omuwala atunze ennyumba ya kitaabwe n’aleka nnamwandu ne bamulekwa nga tebalina webeegeka luba.Agamba nti kitaabwe yali anaatera okufa n’amulaamira eby’obugagga bye. Bino biri ku kyalo Seeta- Nyiize mu ggombolola y’e Kangulumira u disitulikiti y’e Kayunga.