Agataliikonfuufu: Abooluganda bakoze olutalo ku musika eyawasiriza mu maka ga kitaabwe.
Abooluganda batwalaganyizza omusika wa Kitaabwe gwebalumiriza okwezza ebyobusika byonna nga kati bafunye okumanyisibwa nti n’ekiggya yatandise okukiramuza. Bano bakoze olutalo olutwalidde ne muka mukulu waabwe gweyawasiza mu maka ga kitaabwe omugenzi. Tubasanze ku kyalo Ssukka mu Kayunga.
Agataliikonfuufu: Abooluganda bakoze olutalo ku musika eyawasiriza mu maka ga kitaabwe.