Omuwala eyalondebwa okusikira kitaawe akawangamudde bwatunze amaka nga n’olumbe terunnaba kwabizibwa. Ono atutte RDC afulumye muka kitaawe kyokka abatuuze tebamuganyizza nebamutabukira. Kyokka naye asigadde awera nti tasobola kuddiza gweyaguzizza nnyumba ssente sso nga yamuweebwa ng’omusika. Tubazanze Nyiize kangulumira.