Vidiyo

Omukazi alumirizza ab’eddwaliro ly’e Kawempe okubuza omulambo gwa bbebiwe Baagugaba

Waliwo nnakawere asobeddwa oluvannyuma lw’okuddusibwa mu ddwaliro ly’e Kawempe ng’ali lubuto ne bamulongoosaamu omwana kyokka yagenda okudda engulu nga bbebiwe tamulaba nga kati ziweze wiiki bbiri talabanga ku mwana ono wadde abasawo okumulaga omulambo gwe.

Omukazi alumirizza ab’eddwaliro ly’e Kawempe okubuza omulambo gwa bbebiwe Baagugaba
By: Bukedde Omusunsuzi, Journalists @NewVision

Tags: