Vidiyo

Abasuubuzi beekalakaasizza olwa bannanyini bizimbe abababuzizzaako obwekyusizo.

Poliisi egobaganye n’abasuubuzi abakedde okuggala amaduuka gaabwe mu Kampala nga balumiriza abagagga bannannyini bizimbe okubongezanga ssente mu ngeri ey’effujjo. Ekubye amasasi mu bbanga n’omukka ogubalagala okubangumbulula.

Abasuubuzi beekalakaasizza olwa bannanyini bizimbe abababuzizzaako obwekyusizo.
By: Musasi Bukedde, Journalists @New Vision

Tags:
Basuubuzi
Bizimbe
Poliisi