Abafumbo be baayokedde mu nnyumba e Mukono bafudde
Abantu ab’ettima bakumye omuliro ku nnyumba omubadde abafumbo ng’omukyala asuulirira na kuzaala. Bano baddusiddwa mu malwaliro ag’enjawulo gye bamaze ekiseera kitono ne bafa. Bino bibadde ku kyalo Mpumu e Ntenjeru.
Abafumbo be baayokedde mu nnyumba e Mukono bafudde