Kitalo! Abafumbo be baayokedde mu nnyumba bassizza ogw'enkomerero!
Abantu ab’ettima bakumye omuliro ku nnyumba omubadde abafumbo ng’omukyala asuulirira kuzaala. Bano baddusiddwa mu malwaliro ag’enjawulo gye bamaze ekiseera kitono ne bafa. Bino bibadde ku kyalo Mpumu e Ntenjeru.
Kitalo! Abafumbo be baayokedde mu nnyumba bassizza ogw'enkomerero!