Vidiyo

Nnannyini Eddy's Palace e Kalangala afiiridde mu kabenje b'abadde nabo ne basimattuka n'ebisago

Omusuubuzi omututumufu e Kalangala afiiridde mu kabenje ku luguudo oluva e Bugoma okudda e Kalangala. Ono ye mutandisi w’ekifo ekisinga okulirwamu embizzi e Kalangala

Nnannyini Eddy's Palace e Kalangala afiiridde mu kabenje b'abadde nabo ne basimattuka n'ebisago
By: Musasi Bukedde, Journalists @New Vision

Tags:
Bisago
Palace
Kabenje
Kitalo