Vidiyo

Abantu basatu bafiiridde mu kabenje ng’akulira NUP Robert Kyagulanyi Ssentamu agenda e Masaka.

Abantu 3 bafiiriddewo mbulaga n'omulala nabuukawo n’ebisago mukabenje akagudde e Maya ku st. Lawrence ku luguudo oluva e Kampala okudda e Masaka, bodaboda ezibadde ziwerekera akulira ekibiina kya NUP Robert Kyagulanyi Ssentamu   ng’agenda emasaka bwezitomeraganye n’emmotoka.

Abantu basatu bafiiridde mu kabenje ng’akulira NUP Robert Kyagulanyi Ssentamu agenda e Masaka.
By: Bukedde Omusunsuzi, Journalists @NewVision

Tags: