Ettaka erikaayanirwa abantu 2 e Kajjansi liwalirizza gavumenti okuleeta omupunta waayo okwerula empenda

Poliisi ekola ku nsonga z'ettaka okuva e Kajjansi ewalirizidwa okuleeta omupunta wa gavumenti okwerula ettaka erisangibwa e Lumuli Cell Kajansi mu disitulikiti y'e Wakiso nga lino liriko ebyapa 2.

Ettaka erikaayanirwa abantu 2 e Kajjansi liwalirizza gavumenti okuleeta omupunta waayo okwerula empenda
By Musasi Bukedde
Journalists @New Vision
#Ttaka #Kajjanis #Kajjansi #Hajji Yasin Bakaluba #Kyapa