Poliisi ekutte omupangisa asangiddwa mu nnyumba enzibe!

Ab’ekitongole kya poliisi ekikola ku nsonga z’ettaka ekya Land Police Protection Unit baliko omupangisa gwe bakukunudde waggulu mu kalina nga kigambibwa nti eyamupangisa ku nnyumba zino yabba nzibe n’oluvannyuma n’akyusa ekyapa kyazo

Poliisi ekutte omupangisa asangiddwa mu nnyumba enzibe!
By Musasi Bukedde
Journalists @New Vision
#Mupangisa #Ttaka #Kubba #Kukwata #Poliisi