Vidiyo

Abooluganda abana abaafiiridde mu kabenje baziikiddwa lumu

Abantu 4 kwabo omusanvu abaafiiridde mu kabenje emmotoka mwebabadde batambulira nga bava okwanjula neegwa mu mugga ogwawula Budaka ku Butaleja baziikiddwa. Aboogezi ab’enjawulo batenderezza paasita eyabadde ne ffamire ye olw’enkulaakulana gyalese

Abooluganda abana abaafiiridde mu kabenje baziikiddwa lumu
By: Bukedde Omusunsuzi, Journalists @NewVision

Tags: