Ababaka ba NRM basiibye Kalungu nga bannyikiza enjiri y'okukomyawo obuwagizi bwa Museveni mu Buganda
Omumyuka wa SSENTEBE wa NRM mu Buganda omuggya, Hajji Haruna Kyeyune Kasolo atandise n’amaanyi bw'ategeezezza nti waakukola ku bizibu ebinyiga abantu b’e Kalungu mu nnaku 60. Asinzidde mu lukung'aana olw’okunoonyeza Pulezidenti Museveni obuwagizi mu Buganda olwatuumibwa Buganda ku Museveni olubadde e Kalungu.
Ababaka ba NRM basiibye Kalungu nga bannyikiza enjiri y'okukomyawo obuwagizi bwa Museveni mu Buganda