Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni atenderezza omugenzi Raila Amolo Odinga ng’abadde omulwanirizi w’eddembe era munnabyabufuzi kayingo. Bibadde mu bubaka bw'atisse ssaabaminisita Robinah Nabbanja mu kusaba okw'enjawulo okutegekeddwa ku All Saints Cathedral e Nakasero.