Vidiyo

Sipiika Annet Anita Among asabye bannakibiina kya NRM obutawa beesimbyewo ku bwannamunigina

Mu kaweefube ow’okusaggulira bannakibiina kya NRM akalulu sipiika wa Paalamenti Anita Among awomye omutwe mu nteekateeka z’okwaniriza Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni mu bitundu by’obuvanjuba bw’eggwanga.

Sipiika Annet Anita Among asabye bannakibiina kya NRM obutawa beesimbyewo ku bwannamunigina
By: Musasi Bukedde, Journalists @New Vision

Tags:
NRM
Kibiina
Kkaadi
Kalulu