Amyuka munnamawulire wa Pulezidenti Museveni Hajji Faruk Kirunda akubirizza abavuzi ba bodaboda okubeera obumu nga bakola emirimu gyabwe. Abyogedde asisinkanye abakulembeze ba bodaboda e Bugiri ne Bugweri n’abakubiriza okwettanira enkola za gavumenti