BUKEDDE W’OLWOKUNA ALIMU BINO BY’OTOSAANA KUSUBWA

13th September 2023

Mulimu Genero wa Poliisi ng’ayogera ku lukwe lw’abaagala okutemula omukulembeze wa NUP, Bobi Wine.

BUKEDDE W’OLWOKUNA ALIMU BINO BY’OTOSAANA KUSUBWA
NewVision Reporter
@NewVision
385 views

Mulimu Genero wa Poliisi ng’ayogera ku lukwe lw’abaagala okutemula omukulembeze wa NUP, Bobi Wine.

Ebyabadde mu ddiiru ya Putin n’owa North Korea ku by’okukuba Ukraine bikanze America.

Omugagga Biyinzika, ebyobugagga bye mu bifo 40 birugenda olw’amabanja agamuyitiriddeko.

Tukulaze ebyabadde mu bikujjuko by’e Busoga abaayo gye baakulisirizza Kyabazinga okufuna omugole.

Mu Asiika Obulamu: Abakugu balaze abakyala ensonga 12 ezivaako okubaggyamu nnabaana.

Tukomezzaawo PASS PLE okuyamba abayizi ba P7 abasigazza akaseera akatono ddala okukola ebigezo by’akamalirizo nga ku luno abasomesa bali ku kinyusi ddala.

Mu Byemizannyo: Mulimu ebikwata ku bassita 7 ttiimu za Premier be zirinze okusabuukulula.

Gano n’amalala mu Bukedde w’Olwokuna agula 1,000/- zokka.

Help us improve! We're always striving to create great content. Share your thoughts on this article and rate it below.