Mwana muwala Sheebah Karungi, obwamaama bumunyumira.
Sheebah, yeekutte akatambi ne mutabani we nga beeyagala era abamu ku bawagizi ne bamuweereza obubaka nti bamusubwa nnyo, mu bya myuziki alowooze ku ky’okudda.