Sheebah ayanukudde Cindy ku by'okumukyalira ; 'ayagala masannyalaze naye sijja kugamuwa'

NAKAWERE Sheebah Karungi, ayanukudde Cindy Ssanyu na bukambwe. Emboozi ya Cindy, ng’ayogera ku Sheebah ng’omuntu ow’omutima omulungi twagifulumya wiiki ewedde. 

Sheebah ayanukudde Cindy ku by'okumukyalira ; 'ayagala masannyalaze naye sijja kugamuwa'
NewVision Reporter
@NewVision
#Kasalabecca #Nnakawere #Sheebah #Kufaanana

NAKAWERE Sheebah Karungi, ayanukudde Cindy Ssanyu na bukambwe. Emboozi ya Cindy, ng’ayogera ku Sheebah ng’omuntu ow’omutima omulungi twagifulumya wiiki ewedde. 

Sheebah Bw'afaanana.

Sheebah Bw'afaanana.

Omwo Cindy mwe yategeereza nga Sheebah, bwe yamukyalirako ng’ali lubuto era n’amutwalira ne ku byokulya ebiyamba ku mukyala woolubuto.

Kyokka Sheebah bwe yabadde ku mikutu gye egy’oku mitimbagano, yayogedde
bulala nti Cindy ayagala kulippira etokota nti era anoonya kumufunako masannyalaze naye tajja kugamuwa.

Login to begin your journey to our premium content