Mukyala wa Kazannyirizi Salvador agenze ku kyeyo

Patrick Salvador 3,7 ne Daphine Frankstone baludde nga baagalana era baakuba n’ebirayiro mu 2022 mu Klezia y’e Mbuya. 

Mukyala wa Kazannyirizi Salvador agenze ku kyeyo
By Musa Ssemwanga
Journalists @New Vision
#Lugambo #Musa Ssemwanga #Patrick Salvador

Patrick Salvador 3,7 ne Daphine Frankstone baludde nga baagalana era baakuba n’ebirayiro mu 2022 mu Klezia y’e Mbuya. 

Agaliwo galaga nti Daphine yagenze Canada era agezaako kugatta bulamu. 

Salvador ennaku zino ku mukutu gwe ogwa Tik Tok alaga nti ye maama era ye taata w’abaana baabwe.

 Obudde obusinga abumala mu kutwala abaana bano ku ssomero kw'ossa n’okuzannya nabo awaka ekintu ekikakasa ekyo waggulu. Ababiri bano balina abaana basatu.