Pulezidenti w'Olugambo abayise ku kyeggulo ng’ajaguza okuweza emyaka 25 mu mawulire.

 OMUSAMA Josephat Sseguya Pulezidenti w’olugambo, abayise ku kyeggulo ng’ajaguza okuweza emyaka 25 mu mawulire.

Pulezidenti w'Olugambo abayise ku kyeggulo ng’ajaguza okuweza emyaka 25 mu mawulire.
By Musasi Bukedde
Journalists @New Vision
#Kasalabecca #Myaka #Kujaguza #Sseguya #Lugambo #Mawulire #Bukedde tv

 OMUSAMA Josephat Sseguya Pulezidenti w’olugambo, abayise ku kyeggulo ng’ajaguza okuweza emyaka 25 mu mawulire.

Kino kya nkya nga July 10 ku Papaz Spot e Makindye ng’okuyingira kwa 100,000/- ate emmeeza ya bukadde 3. 

Wano wennyini, Sseguya w’agenda okutongoleza ekitabo kye ky’atuumye ‘Ebyama bya bassereebu’. 

W’osomera bino, ng’omukulu ono ali mu keetalo, nga yeetegekera olunaku. Kujja kuba kunywa na kulya era olugambo agenda kulubawa layivu wakati mu bassereebu n’abayimbi abanaabaayo.