Bad Black ne Abraynz bali luno! Ababiri bano batera okulabwako nga bali bonna bacakala era gye buvuddeko, waliwo eyabaguddeko e Naguru nga bapepeya.
Wano abamu we beebuulizza nti bizinensi ki ebagatta? Omanyi Abryanz munnamisono, taba nga y’ayambaza Bad Black? Awo naffe tukyebuuza.
Kuba muninkini wa Bad Black, Asha amanyiddwa bulungi.